Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Gasimbagane ▶ UP NEXT Weekend Taxi 12:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 1,289 listening Simba FM Live
gasimbagane show photo

On Air

Gasimbagane

Peter Kibazo

10:00 AM - 12:00 PM 10:00 AM - 12:00 PM
Sports

Liverpool be banantameggwa ba Liigi ya Bungereza 2019/20

June 26, 2020 · Mubiru Ali

#SimbaSportsUpdates;
Kyaddaaki ttiimu ya Liverpool FC yegyeeko ekikwa kyobutawangula Liigi ya Bungerenza gyebadde emaze emyaka egiwerera ddala 30 nga tegirabako.
Liverpool emenyeewo likodi ya Manchester United ne Manchester City eyokuwangula ekikopo kya Liigi nga ebuzaayo emipiira 5 nga yo ekiwangudde ebuzaayo 7.