Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Gasimbagane ▶ UP NEXT Weekend Taxi 12:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 1,326 listening Simba FM Live
gasimbagane show photo

On Air

Gasimbagane

Peter Kibazo

10:00 AM - 12:00 PM 10:00 AM - 12:00 PM

Ab’e Wakiso basula kutebuukye lwababbi b’ebisolo

June 25, 2020 · Mubiru Ali

Abatuuze ku kyalo Kiryagonja-Matugga mu Gombe division, Nansana municipality, mu Disitulikiti y’e Wakiso bawanjagidde Uganda Police Force olwababbi abasusse okubatigomya nga babba ebisolo byabwe omuli Ente, Embuzi n’enkoko era nga mu kiro ekikeeseza olwaleero waliwo ababbi abatanategeerekeka ababbye ente 2 ez’omutuuze Nakanjako nebazibaagira awaka wennyini nebakuuliita n’ennyama nebalekawo ebyenda n’emitwe.