Breaking
News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo wano e Bukoto ku Simba.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 171 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Ebyokwerinda mu Kampala binywezeddwa

Ebyokwerinda ku kitebe ky’ebyokulonda ekya Electoral Commission Uganda ku Jinja Road binywezeddwa oluvannyuma lw’omukulembeze wa National Unity Platform…

Akatale k’e Busia akapya kaliko ebifo webongerera omutindo ku bintu

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olunaku olwaleero aguddewo akatale ka Busia Main Market nga kano kateereddwako ebifo awongererwa omutindo…

Katumba rally agikubye ku mabbala ga luguudo

Eyesimbyeewo ku bwa Pulezidenti John Katumba mu Disitulikiti y’e Kyenjojo asazeewo kuyimirira ku mabbali g’oluguudo okwogerako eri abawagizi…

Twasaba abesimbyeewo okutuwa abajulizi naye tetubalaba – EC

Omwogezi w’Akakiiko k’ebyokulonda aka Electoral Commission Uganda Paul Bukenya avuddeyo nategeeza nti mpaawo ku bantu abesimbyeewo ku bwa…

Akulira abakuumi ba Kyagulanyi alumiziddwa

Akulira abakuumi ba Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine abamuweebwa Electoral…

Pulezidenti Museveni aguddewo akatale e Busia

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni nga ayogerako eri abawagizi be abakungaanye okubaawo nga atongoza akatale ka Busia Main Market.…

Bobi Wine ayimirizza okunoonya akalulu

Eyesimbyeewo ku bwa Pulezidenti ku kkaadi ya National Unity Platform – NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine…

Fik Fameica ne Artin Pro batwaliddwa mu Kkooti

#Wolokoso; Shafik Walukagga aka Fik Fameica wamu ne Producer Artin Pro olunaku olwaleero bakugasimbagana n’omulamuzi wa Kkooti Enkulu…

Poliisi eweze okutunda n’okugulira amafuta mu bidomola

Uganda Police Forceolunaku olwaleero eweze okuddamu okutundira wamu n’okugulira amafuta mu biddomola ku masundiro g’amafuta gonna okwetolola Eggwanga…