Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 281 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Poliisi eweze okutunda n’okugulira amafuta mu bidomola

November 30, 2020 · Mubiru Ali
Uganda Police Forceolunaku olwaleero eweze okuddamu okutundira wamu n’okugulira amafuta mu biddomola ku masundiro g’amafuta gonna okwetolola Eggwanga okutuusa nga okulonda kwa bonna okwa 2021 kuwedde. Poliisi egamba nti eteebereza nti wandibaawo abaagala okukola bbomu za petulooli mu kwekalakaasa. Kino kizze oluvannyuma lw’okwekalakaasa okwaliwo oluvannyuma lwokukwatibwa kwa Kyagulanyi Ssentamu Robert aka
Bobi Wine. Poliisi egamba nti era egenda kutandika okunoonyereza ku batunda emipiira emikadde.
Abaffe olwo aba generator, obuuma obusaawa omuddo n’ebintu ebirala ebitasobola kutambuzibwa kutuusibwa ku masundiro bagenda kukola batya?