Akulira abakuumi ba Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine abamuweebwa Electoral Commission Uganda ASP Kato alumiziddwa mu kavuvungano akabaddewo wakati w’abawagizi ba Bobi Wine ne Uganda Police Force e Kayunga naddusibwa mu Ddwaliro lya Nazigo Health Centre III. Kyagulanyi ayimirizza okunoonya akalulu nayingira ambulance etwala Kato.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.