Breaking
News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
News: Olutindo-Kibazo-URA engeri gyegabamu emirimu yewuunyisa! Abasuubuzi kasita babawuddemu kiba kiwedde
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tinta tinta ku abiri mu ettaano fayinolo esembedde nga 6122026 ku Summer Gardens Mukono.
Ebirowoozo ebirungi bive mu Kwogera ne mu biwandiiko – Ssaabasajja Kabaka.
August 3, 2015 · Mubiru Ali
Ssaabasajja Kabaka asabye abakiise mu Lukiiko lwa Buganda okussa mu nkola enteekateeka z’okukulaakulanya Buganda.
Omutanda era agasseeko n’okulaga obwennyamivu ku kitta bantu ekifumbekedde mu bitundu bya Buganda.
Ssaabasajja bino abyogedde alabiseeko eri Obuganda mu Lukiiko lwa 23 ku Bulange Mengo.