Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 285 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Fik Fameica ne Artin Pro batwaliddwa mu Kkooti

December 1, 2020 · Mubiru Ali
#Wolokoso;
Shafik Walukagga aka Fik Fameica wamu ne Producer Artin Pro olunaku olwaleero bakugasimbagana n’omulamuzi wa Kkooti Enkulu mu Kampala ku musango ogwabawawabirwa omulwanirirzi w’eddembe ly’abakyala Prasidia Nagasha nga agamba nti oluyimb My Property lwali lunyirira eddembe ly’omukazi wamu n’okumutyoboola nga amugeerageranya ku ky’obugagga n’ekyokulya nga chapati.