Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 289 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Twasaba abesimbyeewo okutuwa abajulizi naye tetubalaba – EC

December 1, 2020 · Mubiru Ali
Omwogezi w’Akakiiko k’ebyokulonda aka Electoral Commission Uganda Paul Bukenya avuddeyo nategeeza nti mpaawo ku bantu abesimbyeewo ku bwa Pulezidenti yayanukudde kusaba kwabwe okwokubawa omuntu agenda okubeerawo ng’omujulizi nga obukonge oba obululu obugenda okukozesebwa mu kalulu ka 2021 bukubibwa.