Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 279 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Bobi Wine ayimirizza okunoonya akalulu

December 1, 2020 · Mubiru Ali
Eyesimbyeewo ku bwa Pulezidenti ku kkaadi ya National Unity Platform – NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine olunaku olwaleero ayimirizza okunoonya akalulu oluvannyuma lwa ye byayita ebikolobero ebimutuusiddwako n’abawagizi ab’ebyokwerinda omubadde n’okulumya omu ku bakuumi be Kato eyamuweebwa Electoral Commission Uganda wmau n’abayambi be bagamba nti bakumiddwa amasasi bwebabadde bagumbulula abantu abazze mu lukungaana e Kayunga.
Kyagulanyi agamba nti olunaku lw’enkya wakugenda ku Kakiiko ky’ebyokulonda atwaleyo okwemulugunya kwe.