Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 262 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Poliisi egamba efunye obujulizi obuluma Munnamateeka Opiyo ne banne

Uganda Police Force evuddeyo netegeeza nti okunoonyereza ku musango gwa ‘Money Laundering’ ogwaguddwa ku Munnamateeka Nicholas Opiyo ne…

Ab’e Masaka tebagenda kulonda muyaga ku bwa Pulezidenti – Minisita Nakiwala

Omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’abaana n’abavubuka Florence Nakiwala Kiyingi avuddeyo nategeeza nga Greater Masaka bwetali netegefu…

Aunt Kaduuka atwaliddwa mu Kkooti ya Buganda Road

Nakimanya Hellen aka AuntKaduuka Clowie atwaliddwa ku Kkooti ya Buganda. Munnamateeka wa National Unity Platform – NUP Shamim…

UJCC eyagala bongezeeyo okulonda

Ekibiina ekitaba abakulembeze b’enzikiriza y’ekikulisitu ekya Uganda Joint Christian Council – UJCC nga kikulembeddwamu Archbishop wa Kampala, Dr.…

Shamim Malende afunye ekiwandiiko ekiragira Poliisi okuyimbula Aunt Kaduuka

Munnamateeka wa National Unity Platform – NUP Shamim Malende akedde ku Kkooti y’e Nakawa okufuna ekiragiro ekiragira Uganda…

Bannamateeka ne Bannamawulire bagaaniddwa ku SIU awakuumirwa Nicholas Opiyo

Bammemba ba Uganda Law Society basazeewo kugumba ku kitembe kya SIU e Kireka nga baagala Uganda Police Force…

Abantu beyiye ku luguudo lwa Mityana – Mubende nga balindirira Bobi Wine

Embeera nga bweri ku luguudo lwa Mityana – Mubende nga balindidirira Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine asuubirwa…

Aba NRM e Namisindwa bazize ssente ezabaweereddwa ekibiina

Abakwatidde ekibiina kya National Resistance Movement – NRM bendera ku mutendera gw’emiruka mu Disitulikiti y’e Namisndwa mu Bugisu…

Omukungu wa Gavumenti avunaaniddwa lwakulimba ku motoka eyamuweebwa

Akakiiko okuva mu maka g’Omukulembeze w’Eggwanga akalwanyisa obuli bw’enguzi n’obukenuzi aka Anti Corruption Unit – State House Uganda…