Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 529 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

UJCC eyagala bongezeeyo okulonda

December 23, 2020 · Mubiru Ali
Ekibiina ekitaba abakulembeze b’enzikiriza y’ekikulisitu ekya Uganda Joint Christian Council – UJCC nga kikulembeddwamu Archbishop wa Kampala, Dr. Cyprian Kizito Lwanga bavuddeyo nebasaba Gavumenti eyongezeeyo okulonda kw’obwa Pulezidenti emyaka 3. UJCC eyagala Ssemateeka akyuusibwe kisobozese Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okusigala ngafuga. Dr. Lwanga agamba nti Bannabyabufuzi tebagoberera SOPs ekyongedde ku muwendo gw’abalwadde ba #COVID-19 wamu n’abafa saako n’abebyokwerinda okutulugunya abantu n’abalala nebattibwa.