Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 529 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Aba NRM e Namisindwa bazize ssente ezabaweereddwa ekibiina

December 23, 2020 · Mubiru Ali
Abakwatidde ekibiina kya National Resistance Movement – NRM bendera ku mutendera gw’emiruka mu Disitulikiti y’e Namisndwa mu Bugisu bazize ssente emitwalo ekumi egyabaweereddwa ekibiina okukozesa okunoonya akalulu nga bagamba nti zino tezibamala kutambuza kakuyege waabwe.