Omukungu wa Gavumenti avunaaniddwa lwakulimba ku motoka eyamuweebwa

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Akakiiko okuva mu maka g’Omukulembeze w’Eggwanga akalwanyisa obuli bw’enguzi n’obukenuzi aka Anti Corruption Unit – State House Uganda kategeezezza nga bwekatutte Ms. Patricia Okumu-Ringa, Registrar mu Leadership Code Tribunal bwalabiseeko mu Kkooti ku musango gw’okuwa amawulire amafu bweyegaana nti yali tamanyi motoka ya Gavumenti nnamba UG 2680 C gyeri.
Share.

Leave A Reply