Breaking
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba! News: Omuyambi wa Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye bwebavunaanibwa mu Kkooti Enkulu, Hajj.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 348 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Poliisi enunudde abawala 14 e Muyenga

Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nti Poliisi enunudde…

EMOTOKA NE PIKI PIKI BYAKUTEEKEBWAKO OBUUMA OBULONDOOLA MU NNAMBA

Minisita wobutebenkevu Gen Jim Katugugu Muhwezi avuddeyo nategeeza nga Gavumenti bwekoze endagaano ne Kkampuni ya Russia ereete obuuma…

Man U ekansizza Jadon Sancho

Manchester United ekansizza Jadon Sancho 21, ku ndagaano egenda omukuumira mu ttiimu eno okumala emyaka ettaano ku bukadde…

Ba blogger baagala kulonda Pulezidenti waabwe

Ne ba Blogger batandiseewo ekibiina ekibakulembera ekya Uganda Bloggers Association kati balwanira bukulembeze. Kaye Wisdom – National Unity…

ABAYIMBI LWAKI MWEMALAMU? – BOBI WINE

Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine yavuddeyo ku bayimbi abaddukira ewa Gen. Salim Saleh; “Bwendabye bayimbi bannange…

NORBERT MAO YETONDEDDE BESIGYE

Pulezidenti wa Democratic Party Uganda avuddeyo neyetondera Rt. Col. Dr. Kizza Besigye; “Nayogedde nti mu 1989, Kizza Besigye…

MAAMA WA SSEKITOOLEKO AYOGEDDE, OMWANA YABADDE AYIIYA MBEERA

Maama wa Julius Ssekitooleko, omusituzi w’obuzito eyabula okuva mu nkambi e Japan, Juliet Nalwadda avuddeyo nategeeza Bannamawulire nti…

BULI MUBAKA WA NUP WAKUWAAYO AKAKADDE 1 ERI EKIBIINA KU SSENTE Z’EMOTOKA

Ekibiina ekiri ku ludda oluvuganya Gavumenti ki National Unity Platform (NUP) kivuddyo nekitegeeza nga bwekyakiriziganya n’Ababaka Bannakibiina buli…

HON. SSEGIRIINYA SSENTE ZEMOTOKA WAKUZIWA EBIBIINA BYOKWEKULAAKULANYA MU KAWEMPE

Omubaka wa Kawempe North Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon Muhammad Ssegirinya aka Mr Updates avuddeyo…