EMOTOKA NE PIKI PIKI BYAKUTEEKEBWAKO OBUUMA OBULONDOOLA MU NNAMBA

Minisita wobutebenkevu Gen Jim Katugugu Muhwezi avuddeyo nategeeza nga Gavumenti bwekoze endagaano ne Kkampuni ya Russia ereete obuuma obulondoola entambula y’ebidduka okuli emotoka ne piki piki okusobola okulwanyisa obuzzi bw’emisango. Obuuma buno bwakuteekebwa mu nnamba za motoka ne piki piki.
Ebidduka ebitabeera nabuuma buno mu maaso awo tezijja kukirizibwa ku nguudo.

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply