Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 277 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM
News

Twandiremererwa okutandika okusoma okwobwereere – Minisita Muyingo

January 12, 2024 · Mubiru Ali

Minisitule y’Ebyenjigiriza n’ebyemizannyo evuddeyo netegeeza nti erina obweralikirivu nti yandiremererwa okuteekesa mu nkola ekiteeso ekyayisibwa olukiiko lwa Baminisita ekyokusoma okwobuwaze eri buli mwana ate nga kwabwereere ku mutendera gwa Pulayimale ne Ssekendule oluvannyuma lwokusaba ensimbi obuwumbi 309.162 zebasaba obutateekebwa mu mbalirira y’ebyensimbi eyomwaka 2024/25
Olukiiko lwa Baminisita lwayisa ekiteeso kyokutandika okusoma okwobwereere okwa Pulayimale mu mwaka 2024/25 ate okwa ssekendule oluvannyuma lw’emyaka 2 mu mwaka gwa 2026/27.