Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 535 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Sudhir akubirizza Bannayuganda okwekuuma nga tuyingira 2021

December 31, 2020 · Mubiru Ali

Omubaka w’Eggwanga lya Nepal mu Yuganda Dr. Sudhir Ruparelia avuddeyo olunaku olwaleero nakubiriza Bannayuganda okwekuuma ekirwadde kya #COVID-19 ekikudde ejjembe nga tuyingira omwaka 2021.
Sudhir agamba nti omwaka 2021 tugubadde mwangu kuba kuleeseewo okusoomooza okutagambika eri Eggwanga n’abantu ssekinnoomu naye nti ffenna tujja kukivaamu nga tuli bavumu. Ayagalizza Bannayuganda omwaka omuggya.
Agambye nti olwokuba nga vaccines zitandise okuzuulibwa kino kiwa essuubi eri Bannayuganda. Bino abyogeredde mu kuggulawo Noor’s Restaurant ku kizimbe kya Kingdom Kampala.