Breaking
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba! News: Omuyambi wa Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye bwebavunaanibwa mu Kkooti Enkulu, Hajj.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 345 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Poliisi enunudde abawala 14 e Muyenga

July 24, 2021 · Mubiru Ali

Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nti Poliisi enunudde abawala 14 okuva mu kisulo kyabagenyi e Muyenga mu Makindye Divizoni.
Poliisi esaba abawa omukyala Ndagire abaana baabwe okugenda ku Poliisi e Kabalagala.
Abawala bano e 14 abali wakati wemyaka 4-19 kigambibwa nti babadde bakukusibwa omukyala Ndagire Dorothy 27, omutuuze we Kawaala mu Rubaga mu NGO ye ‘Maya project Uganda Chapter’ nebanywanyi be e London.
Ndagire yakwatiddwa era nekizuulibwa nti NGO simpandiise.