Breaking
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba! News: Omuyambi wa Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye bwebavunaanibwa mu Kkooti Enkulu, Hajj.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 345 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

HON. SSEGIRIINYA SSENTE ZEMOTOKA WAKUZIWA EBIBIINA BYOKWEKULAAKULANYA MU KAWEMPE

July 23, 2021 · Mubiru Ali
Omubaka wa Kawempe North Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon Muhammad Ssegirinya aka Mr Updates avuddeyo nategeeza nga bwagenda okukwata obukadde 200 obwamuweereddwa okugula emotoka nga omubaka okutuukiriza ebisuubizo bye byawa Bannakawempe nga anoonya akalulu.
Hon. Ssegiriinya agamba nti ssente zino agenda kuzizza mu balonzi be nga ayita mu bibiina byebatandikawo okwekulaakulanya kuba tekimugasa kuvulumula motoka yabbeeyi nga ate abantu bakiikirira basula njala naddala mukaseera kano nga eggwanga liri mu muggalo.