Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 266 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

OMULAKA MUGUTEEKE KU GGWANGA NE BANNAYUGANDA – SIPIIKA

Sipiika Rt. Hon. Jacob Oulanyah; “Ababaka mbasaba tukuumire amaaso gaffe ku mupiira. Omupiira gwenjogerako ye Yuganda ne Bannayuganda.…

MUKOLE EBIYAMBA ABANTU – SIPIIKA

Sipiika wa Parliament of Uganda Rt. Hon. Jacob Oulanyah avuddeyo nasaba ababaka ba Palamenti okufaayo ennyo kukukola ku…

Mwetegeke tujja – Abebijjambiya balabudde ab’e Masaka

Abebijjambiya basudde ebibaluwa bi kirokitwalomunaka mu bitundu by’e Rakai saako n’e Kyotera nga bategeeza abatuuze emitwe gyabantu bebagenda…

LWAKI OLEMESA ABAZIRAKISA OKUYAMBA ABANTU ABAYINIKE – BARBIE KYAGULANYI

Muky. Barbie Kyagulanyi avuddeyo; “Enkya yaleero, natindizze olugendo okugenda ku Kikamulo Health Centre III mu Disitulikiti y’e Nakaseke…

Bannamawulire balumiziddwa e Nakaseke

Sylvia Nakazibwe alumiziddwa abasirikale ba Uganda Police Force bwebabadde bagumbulula abantu e Nakaseke okubadde ababaka ba Palamenti wamu…

TETUNAKUBA KU BANTU MASASI E NAKASEKE – POLIISI

Omwogezi wa Uganda Police Force ow’ettunduttundu lya Savannah ASP Ssemwogerere Isah avuddeyo ku bibadde e Nakaseke; “Enkya yaleero…

Bannayuganda tebaagala kutereka – Minisita Kasaija

Minisita w’Ebyensimbi n’ebyenfuna Matia Kasaija agamba nti Bannayuganda ebitundu 82 ku 100 bakola mmere yaleero nga tebategekedde biseera…

Ababaka abava e Masaka batuuzizza olukiiko

Akulira oludda oluwabula Gavumenti mu Parliament of Uganda, Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Owek. Mathias Mpuuga…

Eyasooka okufuna eza Nabbanja teyali wa booda booda

Ojjukira omwami Geoffrey Oloya Ssaabaminisita Rt Hon Robinah Nabbanja gweyakubira essimu nga 8 July nga ye yali namukisa…