Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 318 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Eyasooka okufuna eza Nabbanja teyali wa booda booda

August 26, 2021 · Mubiru Ali

Ojjukira omwami Geoffrey Oloya Ssaabaminisita Rt Hon Robinah Nabbanja gweyakubira essimu nga 8 July nga ye yali namukisa eyasooka okufuna ku ssente emitwalo 10 egyaali egy’okudduukirira abawejjere abakosebwa omuggalo gwa ssenyiga lumiimamawuggwe owa COVID-19 teyali muvuzi wa booda booda. Ono mumyuka wa Mmeeya w’ekibuga Gulu era tavugangako Booda booda ng’omulimu.