Bannayuganda tebaagala kutereka – Minisita Kasaija

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Minisita w’Ebyensimbi n’ebyenfuna Matia Kasaija agamba nti Bannayuganda ebitundu 82 ku 100 bakola mmere yaleero nga tebategekedde biseera byabwe bya Bukadde. Ono annyonnyodde nti okusinziira ku bibalo byebalina obukadde 2 mu emitwalo 80 obwa Bannayuganda be bokka abatereka ensimbi era bano okusinga batereka n’ekitongole kya NSSF Uganda.
Olowooza kiki ekiremesa Bannayuganda okutereka ensimbi nga beetegekera obukadde bwabwe?
Share.

Leave A Reply