Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
ON NOW Ekiggunda
Now Playing · 60 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Katikkiro agabudde Bannamawulire

Katikkiro Charles Peter Mayiga yagabudde Bannamawulire abasaka ag’E Mengo ku kabaga akaabadde mu Butikkiro akawungeezi keggulo. Katikkiro yabasabye…

Pulezidenti Museveni yongerayo wiiki bbiri ngokyasibye eggwanga – Bannassaayansi

Bannassaayansi basabye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni agire ngalindako okuggulawo Eggwanga okumala wiiki endala bbiri ngabakugu bwebetegeereza n’okwekkaanya omicron…

Omuyimbi General Defao afudde

Kitalo! Omuyimbi Munnansi wa Congo Lulendo Matumona aka Général Defao 62, afudde. Ono yabadde agenze mu Kibuga Douala…

Aba NUP basabidde Frank Ssenteza

Akulira oludda oluwabula Gavumenti era omumyuuka w’omukulembeze wa National Unity Platform – NUP owa Massekati Hon. Mathias Mpuuga…

Dubai eyimirizza ennyonyi eziva e Yuganda

Ab’obuyinza mu UAE bayimirizza ennyonyi eziva e Yuganda okugenda e Dubai ebbanga eritali ggere. Wabula ennyonyi za Emirates…

Pulezidenti Museveni agudde essomero e Ibanda

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni wamu ne Mukyala we era nga ye Minisita w’ebyenjigiriza n’emizannyo Janet Kataaha Museveni baguddewo…

Maama asse abaana be 2 naye neyetta lwa musajja

Kitalo! Waliwo omukazi asazeewo okwetuga awamu n’abaana be babiri ow’myezi 4, n’owemyaka 4. Ekikangabwa kino kigudde ku kyalo…

Tewali asobola kulemesa maanyi g’abantu – Gen. Muhoozi

Gen. Muhoozi Kainerugaba; “Nga 24 – Dec – 2021 eggye lya UPDF ne FARDC bawambye enkambi ya Kambi…

Abaduumira Poliisi mu bitundu eby’enjawulo bebanenyezebwa ku bivvulu – CP Fred Enanga

Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga; “Abaduumizi ba Poliisi mu bitundu ebyo bebanenyezebwa ku bifo ebyakoze…