Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
ON NOW Ekiggunda
Now Playing · 50 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Omuyimbi General Defao afudde

December 28, 2021 · Mubiru Ali
Kitalo!
Omuyimbi Munnansi wa Congo Lulendo Matumona aka Général Defao 62, afudde. Ono yabadde agenze mu Kibuga Douala gyeyabaddea alina ekivvulu, wabula ngebula ssaawa ntono nnyo ekivvulu kitandike, yatabukidde mu room mweyabadde gyeyagiddwa naddusibwa mu Ddwaliro lya Laquintinie gyeyafiiridde.