Breaking
News: Bannakibiina ki National Unity Platform 9 okuli Ssekitoleko Yasin Machete, Patrick Mwase, Sharif Kalanzi, Joseph Muwonge, Abdallah Kintu, Umar
News: Pulezidenti wEnsi ya Neyimbira Byange 2026 Zubeda Nalumansi Mukisa aka New Style akwasiddwa Piki Piki empya ttuku okuva mu Simba Automotives,
News: Emyaka 33 emabega ku lusozi Nnagalabi Buddo, Kabaka wa Buganda owa 36, Maasomoogi Ronald Muwenda Mutebi II yatuula ku Nnamulondo, eno yensonga
Dubai eyimirizza ennyonyi eziva e Yuganda
December 28, 2021 · Mubiru Ali
Ab’obuyinza mu UAE bayimirizza ennyonyi eziva e Yuganda okugenda e Dubai ebbanga eritali ggere. Wabula ennyonyi za Emirates eziva e Dubai okudda e Yuganda zo zikyakola. Abasaabaze ababadde bateekateeka okugenda e Dubai nga bava mu Yuganda bakubiriziddwa okwogerezeganya ne Kkampuni z’ennyonyi ezibasaabaza okubawabula ku biragiro ebiggya ebiteereddwawo.