Katikkiro agabudde Bannamawulire

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Katikkiro Charles Peter Mayiga yagabudde Bannamawulire abasaka ag’E Mengo ku kabaga akaabadde mu Butikkiro akawungeezi keggulo.
Katikkiro yabasabye babeere besimbu, bawandiike amawulire amatuufu, agataliimu kyekubiira, ate bakole okunoonyereza okusaanidde nga tebannagafulumya.
Ensisinkano eno ebeerawo buli mwaka nga ku mulundi guno yetabiddwako abasunsuzi ab’okuntikko (chief Editors) ne Bassenkulu b’emikutu gy’amawulire egy’enjawulo.
Omukolo gwetabiddwako Omulangira David Kintu Wasajja, Oweek Christopher Bwanika, Oweek Noah Kiyimba, Omukungu Micheal Kawooya Mwebe n’abalala.
Share.

Leave A Reply

instagram volgers kopen volgers kopen buy windows 10 pro buy windows 11 pro