Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
Abaduumira Poliisi mu bitundu eby’enjawulo bebanenyezebwa ku bivvulu – CP Fred Enanga
December 27, 2021 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga; “Abaduumizi ba Poliisi mu bitundu ebyo bebanenyezebwa ku bifo ebyakoze ebivvulu ku ssekukulu, tusaba Bannamawulire okutuwa obutambi obwo tulondoole abo abanyomodde ebiragiro.”