Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
ON NOW Ekiggunda
Now Playing · 82 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Pulezidenti wa Zimbabwe Mnangagwa akwasizza omumyuuka we obuyinza

Pulezidenti wa Zimbabwe Emmerson Dambudzo Mnangagwa akwasizza omumyuuka we General (Retd.) Dr. Incumbent Constantino Chiwenga obuyinza okugira nga…

Palamenti esiimye Hon. Winnie Kiiza

Eyaliko Leader of the Opposition mu Palamenti Hon. Winnie Kiiza olunaku olwaleero asiimiddwa olw’emirimu gyeyakola ngali mu kifo…

Gavumenti ewadde Tooro tulakira 2

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ebyobulimi, obulunzi n’obuvubi Hon. Frank Tumwebaze ngayita mu NAADs olunaku lw’eggulo yawaddeyo ttulakita bbiri…

Kyabazinga Gabula yakyali Kyabazinga – Katuukiro Muvawala

Katuukiro wa Busoga Mw. Joseph Muvawala (PhD) avuddeyo nasambajja ekiwandiiko ekitambuzibwa ku mutimbagano nga kiraga nga Abataka bwebaggye…

Abataka e Busoga baggye obwesige mu Kyabazinga

Agava e Busoga galaga nga Olukiiko lw’abataka b’obwa Kyabazinga bwebaggye obwesigwa mu Kyabazinga waabwe Isebantu William Wilberforce Kadhumbula…

Ababaka Ssewanyana ne Ssegiriinya betaaga obujanjabi – Hon. Matias Mpuuga

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “Enkya yaleero ŋŋenzeeko mu Kkomera…

Commercial Officer wa Disitulikiti y’e Kalungu aliira ku nsiko

Omubeezi wa Minisita ow’ebyensimbi avunaanyizibwa ku nsonga za Microfinance Hon. Harunah Kyeyune Kasolo avuddeyo nategeeza nga bwebatandise omuyiggo…

Murushid Jjuuko awumudde ogwa ttiimu y’eggwanga

#SimbaSportsUpdates; Central Defender ku ttiimu y’eggwanga eya Uganda Cranes Murushid Jjuuko avuddeyo nalangirira nga bwawumudde omupiira ku ttiimu…

Bobi Wine yalimba emyaka ku Driving Permit ye – Male Mabiriizi

Munnmateeka Male Mabiriizi alabika tajja kuweera, olunaku olwaleero aguddewo omusango omulala ku Pulezidenti wa National Unity Platform –…