Breaking
News: Bannakibiina ki National Unity Platform 9 okuli Ssekitoleko Yasin Machete, Patrick Mwase, Sharif Kalanzi, Joseph Muwonge, Abdallah Kintu, Umar News: Pulezidenti wEnsi ya Neyimbira Byange 2026 Zubeda Nalumansi Mukisa aka New Style akwasiddwa Piki Piki empya ttuku okuva mu Simba Automotives, News: Emyaka 33 emabega ku lusozi Nnagalabi Buddo, Kabaka wa Buganda owa 36, Maasomoogi Ronald Muwenda Mutebi II yatuula ku Nnamulondo, eno yensonga
ON NOW Gasimbagane ▶ UP NEXT Weekend Taxi 12:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 1,410 listening Simba FM Live
gasimbagane show photo

On Air

Gasimbagane

Peter Kibazo

10:00 AM - 12:00 PM 10:00 AM - 12:00 PM

Palamenti esiimye Hon. Winnie Kiiza

January 14, 2022 · Mubiru Ali
Eyaliko Leader of the Opposition mu Palamenti Hon. Winnie Kiiza olunaku olwaleero asiimiddwa olw’emirimu gyeyakola ngali mu kifo ekyo. Deputy Clerk, Corporate Affairs, Henry Waiswa yakwasizza Hon. Kiiza ekirabo ekimusiima.
Hon. Kiiza ategeezezza nti Palamenti ekoze omulimu gwattendo okulaba nti etumbula obukulembeze obulungi ng’etondawo ekifo kyakulira oludda oluwabula Gavumenti wamu n’okuwagira emirimu gye. Ono asiimye Palamenti okulaba nti esobola okuvaayo nesiima omuntu ali ku ludda oluvuganya Gavumenti.