Abataka e Busoga baggye obwesige mu Kyabazinga

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Agava e Busoga galaga nga Olukiiko lw’abataka b’obwa Kyabazinga bwebaggye obwesigwa mu Kyabazinga waabwe Isebantu William Wilberforce Kadhumbula Gabula Nadiope IV mu kiwandiiko ekyabagibwa nga 3-January-2022 nebalonda Edward Columbus Wambuzi Muloki, Zibondo wa Bulamoji, nga Kyabazinga omuggya.
Olukiiko lwawandiikidde Sipiika wa Palamenti Jacob Oulanyah okumutegeeza ku nkyuukakyuuka eziriwo mu bukulembeze bwa Busoga.
Share.

Leave A Reply