Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 85 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

Pulezidenti wa Zimbabwe Mnangagwa akwasizza omumyuuka we obuyinza

January 14, 2022 · Mubiru Ali
Pulezidenti wa Zimbabwe Emmerson Dambudzo Mnangagwa akwasizza omumyuuka we General (Retd.) Dr. Incumbent Constantino Chiwenga obuyinza okugira nga akulembera Eggwanga okumala wiiki 3 asobole okugenda mu luwummula olumuweebwa buli mwaka okutuusa nga 5-Feb-2022.
Kino kyakoze kyogerwako nga ekitatera kulabika oba okuwulikika yadde okukolebwa Bakulembeze mu Afirika, olowooza kiki ekigaana Abakulembeze ba Afirika okukikola?