Commercial Officer wa Disitulikiti y’e Kalungu aliira ku nsiko

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omubeezi wa Minisita ow’ebyensimbi avunaanyizibwa ku nsonga za Microfinance Hon. Harunah Kyeyune Kasolo avuddeyo nategeeza nga bwebatandise omuyiggo gwa Commercial Officer wa Disitulikiti y’e Kalungu John Bosco Jjuuko kubigambibwa nti yabulankanya ensimbi z’Emyooga. Kigambibwa nti ono yasabanga abantu ssente abalina okufuna ssente z’Emyooga nti era yakwata ssente za SACCO zabazirwanako naziwa Parish Chief akole bizineesi y’okuwola ssente.

Share.

Leave A Reply