Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 232 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Poliisi ekutte abagambibwa okutigomya abantu ku Clock Tower 13

Uganda Police Force mukugezaako okulwanyisa obumenyi bw’amateeka mu kitundu kya Clock Tower, Poliisi y’e Katwe yakoze ekikwekweto nga…

Tetujja kukiriza balalu mu maggye – Maj. Gen. Kahinda Otafiire

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’omunda mu Ggwanga Maj. Gen. Kahinda Otafiire yavuddeyo nategeeza nga bwatajja kuguminkiriza kubeera basiwuufu…

NUP lwazi lwennyini – Hon. Mathias Mpuuga

Omumyuuka w’omukulembeze wa National Unity Platform owamassekatti era akulira oludda oluwabula Gavumenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “Bannakigwanyizi abalowooza…

Mwebale omutindo gwa Entebe Express Highway – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Nkozesezza ku luguudo lwa Kampala-Entebbe Expressway nga nzirayo mu State House Entebe olwaleero. Nsiimye…

Omulamuzi abadde mu gwa Hon. Ssegiriinya akyuusiddwa

Omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road Doreen Karungi abadde mu mitambo gy’omusango oguvunaanibwa Omubaka wa Kawempe North Munnakibiina…

Minisita Lugoloobi agamba Gavumenti eyagala kuzimba ttanka z’amafuta endala

Omubeezi wa Minisita ow’ebyenfuna avunaanyizibwa ku kuteekerateekera Eggwanga Hon. Amos Lugoloobi agamba nti UNOC erina enteekateeka zokuzimba ttanka…

Omusirikale wa Traffic owa UPDF gweyakubye essasi yetaaga musaayi

Uganda Police Force eya Kira Road ng’ekulembeddwamu DPC ng’erimu wamu Nakasero Blood Bank batandise okunoonya omusaayi okuduukirira omusirikale…

Ebyentalo mu NUP kakodyo ka Gavumenti kutunafuya – LOP Mpuuga

Akulira oludda oluwabula Gavumenti mu Palamenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba; “Njagala okubajjukiza mikwano gyange, nti temubuzibwabuzibwa nangambo ezitambuzibwa…

Okusosola mu mawanga kokolo w’amaanyi – Bobi Wine

Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Robert Ssentamu aka Bobi Wine; “Kikulu nnyo okukimanya nti…