Breaking
News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 401 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Omulamuzi abadde mu gwa Hon. Ssegiriinya akyuusiddwa

January 18, 2022 · Mubiru Ali
Omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road Doreen Karungi abadde mu mitambo gy’omusango oguvunaanibwa Omubaka wa Kawempe North Munnakibiina kya NUP Hon. Muhammad Ssegiriinya ogwokukuma omuliro mu bantu bekalakaase ngayita ku mutinbagano aguvuddemu oluvannyuma lw’okukyuusibwa neguweebwa omulamuzi omulala Sinna Owomugisha.
Ono atandise okuguwulira olwaleero era Munnamateeka wa Hon. Ssegiriinya, Hon. Shamim Malende ategeezezza nti okuwulira omusango guno omulamuzi akwongezzaayo okutuusa nga 22-Feb-2022.