Breaking
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne
Tetujja kukiriza balalu mu maggye – Maj. Gen. Kahinda Otafiire
January 19, 2022 · Mubiru Ali
Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’omunda mu Ggwanga Maj. Gen. Kahinda Otafiire yavuddeyo nategeeza nga bwatajja kuguminkiriza kubeera basiwuufu bampisa mu maggye. Minisita okwogera bino yabadde ayogera ku nsonga y’omusirikale wa UPDF Corporal Babangida Bashir Mango eyakuba omusirikale wa Poliisi y’ebidduka PC Robert Mukebezi essasi mu kugulu.