Breaking
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne
Omusirikale wa Traffic owa UPDF gweyakubye essasi yetaaga musaayi
January 18, 2022 · Mubiru Ali
Uganda Police Force eya Kira Road ng’ekulembeddwamu DPC ng’erimu wamu Nakasero Blood Bank batandise okunoonya omusaayi okuduukirira omusirikale wa Poliisi y’ebidduka PC Mukebezi Robert eyakubiddwa omusirikale wa UPDF essasi mu kugulu.