Abaganda terekeraawo okweryamu enkwe – Bobi Wine
Pulezidenti w’ekibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine avuddeyo nasaba Abaganda…
Pulezidenti w’ekibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine avuddeyo nasaba Abaganda…
Olunaku olwaleero Col. Edith Nakalema abadde akulira akakiiko akalwanyisa enguzi n’obukenuzi aka Anti Corruption Unit – State House…
Abatunzi b’embaawo basigadde ku mutala nemagazza oluvannyuma lwa nabbambula w’omuliro akutte ebibanda byembaawo ebiwerako e Bwaise okusanyaawo emmaali…
Munnakibiina kya National Unity Platform Jastus Mugenyi Kizito yalondeddwa okubeera Guild President wa Mbarara University of Science and…
Minisita w’ebyenjigiriza n’emizannyo Janet Kataaha Museveni avuddeyo nasaba Ababaka ba Palamenti abatuula ku kakiiko k’ebyenjigiriza n’ebyemizannyo okuwagira ekiteeso…
Bobi Wine; “Mpiseeko e Kagga okujjukira ku muganda wange #MowzeyRadio. Giweze emyaka 4 okuva lwewatuva ku maaso naye…
Katikkiro Charles Peter Mayiga alambudde emirimu gy’okuzimba ebizimbe by’Obwakabaka ebyenjawulo wegituuse. Alambudde ekizimbe Ndiwulira ekiri ku mbuga ye…
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Olwaleero netabye mukutongoza omwaka gw’amateeka omuggya 2022 ku Kkooti Enkulu mu Kampala. Mpabudde essiga…
Bakansala ba Kampala Capital City Authority – KCCA 14 abakwatiddwa Uganda Police Force mu kibuga Kampala nga bekalakaasa…