Breaking
News: Ekisoko kyokulunga ekijjulo mu mindi kikanudde omukontanyi kata bamuwujje! Ani yawungula Jajja! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ekyatinta ne leero girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga batta bibuuzo ku bibuuzo ku News: Bwoba tewalangirirwa nga muwanguzi kizibu okuwangula omusango. Bannamateeka bali ku mulyo – Baguma
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 212 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Bobi Wine naye agenze okujjukira Mowzey Radio

February 4, 2022 · Mubiru Ali
Bobi Wine; “Mpiseeko e Kagga okujjukira ku muganda wange #MowzeyRadio.
Giweze emyaka 4 okuva lwewatuva ku maaso naye lulinga lwajjo. Mbadde musanyufu okusanga Maama nga mugumu era musanyufu. Muganda wange Frank nebanyinaze bagumu. Ddala leediyo tezifa, zikyuusa mikutu. Wamula mirembe Radio. Tukyalwana n’ensi.”