Asobya ku Mukazi alina kufa – Pulezidenti Museveni

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Olwaleero netabye mukutongoza omwaka gw’amateeka omuggya 2022 ku Kkooti Enkulu mu Kampala. Mpabudde essiga eddamuzi ku bintu ebikulu ebirina okwesigamwako; Okukuuma abantu (Bwotta naawe obeera olina okufa), okulamula, okwewala okulya enguzi. Tulina okulaba nti tulina okukuuma ebintu bibe bya Gavumenti oba byabantu, tulina okukuuma omwana omuwala, yenna asobya ku mukazi oba omuwala alina kufa. Ebyo birowoozo bya Constituency yange.”

Share.

Leave A Reply