Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Weekend Taxi ▶ UP NEXT Simba Sports 2:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 334 listening Simba FM Live
weekend show photo

On Air

Weekend Taxi

Brenda Nansubuga

12:00 PM - 2:00 PM 12:00 PM - 2:00 PM

Poliisi ekutte emotoka ya takisi ebadde ekozesebwa okubba abantu

June 21, 2018 · Mubiru Ali

Oluvannyuma lw’okwemulugunya okuva mu bantu ab’enjawulo ku takisi nnamba UAU 122U poliisi emaze nekwata ababadde bagibiramu nayo nagikwata. Poliisi kati eyita oyo yenna eyabibwa mu takisi eno okujja ku Poliisi ya CPS mu Kampala. Wabula oyo yenna eyemulugunya alina okubeera n’obujulizi nga reference ya Poliisi weyalopa omusango ng’abiddwa.