Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 117 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Pulezidenti Museveni mugenyi e Kenya

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Ntuuse mu Kibuga Nairobi ekya Kenya, mu nsisinkano eyookusatu ey’Abakulembeze b’Amawanga agegattira mu East…

Opposition eraze byetuuseeko

Ababaka b’Oludda Oluwabula Gavumenti mu Palamenti nga bakulembeddwamu abakulira Rt. Hon. Mathias Mpuuga Nsamba bavuddeyo nebategeezezza nti ekimu…

Abakosebwa e Katakwi Pulezidenti abazimbidde ennyumba

Omumyuuka w’omukulembeze w’eggwanga Rtd. Maj. Jessica Rose Epel Alupo, aka Jessica Alupo avuddeyo nategeeza; “Nakiikiridde Pulezidenti Yoweri Kaguta…

Kkooti ekakasizza Connie Galiwango ku kifo ky’omubaka

Kkooti ejulirwamu ekakasizza Hon. Connie Nakayenze Galiwango ku kifo ky’ omubaka omukyala ow’ ekibuga kye Mbale mu Palamenti…

Abagenda ebweru okukola bagenda kusooka kubakebera oba nga bakyalina ebitundu byabwe byonna ebyomubiri

Minisitule evunaanyizibwa ku nsonga z’omunda mu Ggwanga evuddeyo netegeeza nga okukebera abantu bonna abagenda okukola ebweru w’Eggwanga bwebagenda…

Minisita Nabakooba akubirizza aba Takisi okwenyigira mu nkola ya PDM

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ebyettaka Hon. @Judith Nabakooba avuddeyo nawanjagira Bannamityana okwenyigira mu nkola ya Gavumenti eya Parish…

Bebe Cool alaajana, ‘kata bankube amasasi’

Bebe Cool; “Omusajja ono yabadde ayagala kunkuba masasi oluvannyuma lwokutomera emotoka yange. Twasobodde okumuggyako emmundu era nakwatibwa owa…

Muddeeyo musomese abaana beggwanga – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nasaba abasomesa okwetoloola Eggwanga lyonna okukomya akediimu baddeyo ku masomero basomese kuba Gavumenti…

Temuddamu kusengula bantu ku ttaka mu Masaka – Minisita Nabakooba

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ettaka mu Ggwanga Hon. Judith Nabakooba yayimirizza mbagirawo okugobaganya abantu ku ttaka okwetoloola Disitulikiti…