Breaking
News: Ekisoko kyokulunga ekijjulo mu mindi kikanudde omukontanyi kata bamuwujje! Ani yawungula Jajja! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ekyatinta ne leero girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga batta bibuuzo ku bibuuzo ku News: Bwoba tewalangirirwa nga muwanguzi kizibu okuwangula omusango. Bannamateeka bali ku mulyo – Baguma
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 216 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Bebe Cool alaajana, ‘kata bankube amasasi’

June 19, 2022 · Mubiru Ali
Bebe Cool; “Omusajja ono yabadde ayagala kunkuba masasi oluvannyuma lwokutomera emotoka yange. Twasobodde okumuggyako emmundu era nakwatibwa owa Poliisi. Oluvannyuma tamututte ku Poliisi e Ntinda era nebandagira nkole sitaatimenti.
Bwenatuuse ku Poliisi, banne babadde batuuse dda nga basazeeko Poliisi y’e Ntinda nga batadde abasirikale ku mudumu gw’emmundu. Bandagidde okuva mu kifo ekyo mu bwangu era babuzeeko katono okunkuba amasasi.
Okutaasa obulamu bwenge nabadde nina okudduka nyingire emotoka era ddereeva nayanguwa netuvaawo.”