Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo tukulinze wano ku simba e Bukoto okiikirire ekika kyo News: Nekigendererwa ekyokukendeeza obubenje ku nguudo, Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka ngeri wamu nabakungu okuva mu Minisitule News: Luggya Bossa Tabula ne kizibwe we Luggya Noah bakirizza omusango gwokutta eyali akulira ekika kyEndiga Lwomwa omubuze Eng. Kakeedo Bbosa Luggya mu
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 388 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Poliisi ekutte omukyala ayalabikidde mu katambi ngakuba omwana

Uganda Police Force y’e Busula yakutte omukyala Nabulime Dorothy 22, nga mutuuze ku Kyalo Busula A eyalabikidde mu…

Abantu 5 baziikiddwa amayinja mu kirombe nabafiirawo

Uganda Police Force evuddeyo netegeeza nga emirambo 5 bwegigiddwa wansi wamayinja agabisse abantu mu kirombe ekisangibwa e Nganjo…

Poliisi eboye emirambo ebiri ku kisaawe Entebe

Omumyuka w’Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga Poliisi yakuno…

Nuwagira oliira otya mu ssowaani yange – Lt. Turyahabwe

Lance corporal John Nuwagira yandigobwa mu ggye ly’eggwanga erya UPDF ku bigambibwa nti yasulika enenge mukyala wa mukama…

Gen. Elly Tumwine aziikiddwa olunaku olwaleero

Omugenzi Hon. Gen Elly Tumwine – MP olunaku olwaleero lwagalamiziddwa mu nnyumba ye eyolubeerera mu maka ge ku…

NUP siyakwetaba mu kalulu ka EALA – LOP Mathias Mpuuga

Akulira oludda oluwabula Gavumenti mu Palamenti. omumyuuka w’omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Hon. Mathias Mpuuga Nsamba…

Ababaka ba Palamenti abatajja mu Palamenti mubeera wa? – Sipiika Among

Sipiika wa Palamenti Anitah Among avuddeyo nalaga obwennyamivu olw’Ababaka ba Palamenti abebulankanya mu ntuula za Palamenti wamu ne…

Pulezidenti Museveni mutaka e South Sudan

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Ndi musanyufu okuba nga nzizeeyo e Juba okubaawo ku matikkira agasoose aga unified forces…

Tumwine yakimanyi nti tagenda kudda – Maj. Gen. Otafiire

Minisita Maj. Gen. Kahinda Otafiire; “Tumwine yampeereza obubaka obuwandiike nga agenda e Nairobi. Yangamba nti yali tagenda kudda…