Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 1,510 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Poliisi ekutte omukyala ayalabikidde mu katambi ngakuba omwana

September 4, 2022 · Mubiru Ali
Uganda Police Force y’e Busula yakutte omukyala Nabulime Dorothy 22, nga mutuuze ku Kyalo Busula A eyalabikidde mu katambi ngakuba bubi omwana agambibwa okuba muwala we, Gift ow’emyaka 2. Nabulime yaguddwako omusango gwokutulugunya omwana era naggalirwa.
Ye omwana yakwasiddwa aboluganda lwe bamulabirire.