Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing · 1,499 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Poliisi eboye emirambo ebiri ku kisaawe Entebe

September 2, 2022 · Mubiru Ali

Omumyuka w’Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga Poliisi yakuno bweyaboye emirambo 2 egya Bannayuganda okuva ku beŋŋanda ku kisaawe ky’ennyonyi Entebe. Luke agamba ogumu ku mirambo gino gwa Frank Lwasa eyafiira e Dubai gyeyali akola ate ogwokubiri gwa Salima Babirye eyafiira e Saudi Arabia. Emirambo gino gyaboyeddwa Poliisi okugenda okwekebejjebwa okuzuula kiki ekyabaviirako okufa nti era kino bwekinaggwa bakugikwasa abeŋŋanda bagiziike.