Ababaka ba Palamenti abatajja mu Palamenti mubeera wa? – Sipiika Among

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Sipiika wa Palamenti Anitah Among avuddeyo nalaga obwennyamivu olw’Ababaka ba Palamenti abebulankanya mu ntuula za Palamenti wamu ne mu Bukiiko bwebalina okutuulako.
“Ababaka abatabeera mu Palamenti ne mu Bukiiko, so nga ne mu Bitundu byebakiikirira tebaliiyo, mubeera wa?”
Share.

Leave A Reply