Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 231 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Bannamawulire 6 bakunyiziddwa ku byokufulumya akatambi ka Salva Kiir

Abalwanirizi b’eddembe lya Bannamawulire bavuddeyo nebasaba abobuyinza mu Ggwanga lya South Sudan bayimbule Bannamawulire 6 abakwatibwa ku bigambibwa…

Kitalo! Abantu 16 bafiiridde mu kabenje

Kitalo! Abantu 12 bafiiriddewo mbulaga nabalala 4 nebafa nga bakatuusibwa mu ddwaliro lya Atapara mu kabenje akagudde e…

Abakungu ba Disitulikiti y’e Kiboga 2 basindikiddwa ku alimanda

Akakiiko akalwanyisa obuli bwenguzi n’obukenuzi okuva mu maka g’Omukulembeze w’Eggwanga aka Anti Corruption Unit – State House Uganda…

Abitex aguddwako emisango 9

#Wolokoso; Omutegesi w’ebivvulu Abbey Musinguzi aka Abitex Promotions, omulamuzi wa Kkooti y’e Makindye Iga Adiru yamusomedde emisango 9…

Ronaldo ayanjuddwa eri abawagizi ba Al Nassr

#SimbaSportsUpdates: Cristiano Ronaldo ayanjuddwa mu butongole eri abawagizi ba kiraabu ya Al Nassr FC . Omupiira gwataddeko omukono…

Abitex akwatiddwa naggalirwa – Fred Enanga

Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo nategeeza nga Poliisi bwekutte omutegesi w’ebivvulu Abbey Musinguzi aka @Abitex…

Abitex asindikiddwa ku alimanda e Luzira

Omutegesi w’ebivvulu Abbey Musinguzi aka @Abitex Promotions asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi wa Kkooti y’e Makindye amusindise ku alimanda…

King Saha asiibuddwa okuva mu Ddwaliro

Omuyimbi King Saha asiibuddwa okuva mu Ddwaliro gyamaze enaku nga ekirwadde kimubala embiriizi. Ono yeebazizza bonna abamusabidde era…

Kitalo! Abantu 9 bafiiridde kuvuvungano ku Freedom City

Omumyuuka w’omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police ASP Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nga Poliisi y’e…