Ronaldo ayanjuddwa eri abawagizi ba Al Nassr

#SimbaSportsUpdates:

Cristiano Ronaldo ayanjuddwa mu butongole eri abawagizi ba kiraabu ya Al Nassr FC . Omupiira gwataddeko omukono aguwadde omuwagizi wa Ttiimu eno omuto abadde mu bawagizi ku kisaawe.

Add Your Comment