Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 715 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

Abakungu ba Disitulikiti y’e Kiboga 2 basindikiddwa ku alimanda

January 6, 2023 · Mubiru Ali
Akakiiko akalwanyisa obuli bwenguzi n’obukenuzi okuva mu maka g’Omukulembeze w’Eggwanga aka Anti Corruption Unit – State House Uganda ne Uganda Police Force batutte eyali Ttawuni Kkiraaka w’e Kiboga Isabirye Mathias n’Omuwanika Kakaire Habib mu Kkooti erwanyisa obukenuzi nebavunaanibwa omusango gw’okwekobaana nebabulankanya ssente.
Bano basindikiddwa ku alimanda okutuuka 12/01/2023.