Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa
News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti
News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
King Saha asiibuddwa okuva mu Ddwaliro
January 3, 2023 · Mubiru Ali
Omuyimbi King Saha asiibuddwa okuva mu Ddwaliro gyamaze enaku nga ekirwadde kimubala embiriizi. Ono yeebazizza bonna abamusabidde era naasuubiza abawagizi be okuddamu okubakuba omuziki mangu ddala ng’amaze okuwummulamu.